ebola

OWA EBOLA ASATTIZZA ABASAWO E LACOR

Ssampulo z’omusaayi oguggyiddwa ku mukyala ajjanjabirwa mu ddwaliro lye Lacor okumpi ne Gulu agambibwa okuba n’obubonero bw’ekirwadde kya Ebola zireeteddwa mu kkeberero ly’eddwaliro ekkulu e Mulago bongere okuzeekennenya.

Omukyala ono yaweerezeddwa kuva mu ddwaliro lye Adjumani mu ttundutundu lya West Nile.

[fbcomments data-width="100%"]