death

OMUYIZI WA MAKERERE AFIIRIDDE MU KIGEZO

Omuyizi ow’obuwala abadde asoma mu Ssettendekero wa Makerere Joanita Nakalembe abadde mu mwakagwe ogusooka ng’abadde asoma obusomesa azirikidde mu kigezo olwa leero n’afa.Akulira eby’okwerinda mu Ssettendekero ono Jackson Mucunguzi ategeezezza nti basajja baabwe baddusizza mwana muwala ono mu ddwaliro lye Kiruddu gyebakabatemedde nti afudde.

[fbcomments data-width="100%"]