kyansala-wa-makerere-akkiririzza-mu-kakiiko-ka-museveni

KYANSALA WA MAKERERE AKKIRIRIZZA MU KAKIIKO KA MUSEVENI

Amyuka Senkulu wa Ssettendekero wa Makerere Kakensa John Ddumba Ssentamu alaze essuubi mu kakiiko akaateereddwawo Kabwejungira Yoweri Kaguta Museveni okutaganjula n’okwetegereza ensonga za Ssettendekero ono.

Ddumba Ssentamu ategeezezza nti kyamazimaddala akakiiko kano ak’abantu omwenda akakulemberwa Abel Rwendeirwe kandinogera eddagala ebizibu bya Ssettendekero engeri gyekaliko abakyala n’abasaja enkwatangabo ate abakugu mu kunonyereza.

Photo: Red Pepper Uganda

[fbcomments data-width="100%"]