katuntu

KATUNTU AYOGEDDE,BAMALIRIZZA

Omubaka wa Bugweri mu lukiiko lw’eggwanga olukulu era Ssentebe w’akakiiko akaakwasibwa ogw’okunonyerza ku Kivaabiransimbi eky’Obuwumbi omukaaga Abdul Katuntu ategeezezza nti bamalirizza alipoota y’okunonyereeza kwabwe nga bwebaasabwa.Akakiiko kano kateekebwawo Omukubiriza w’olukiiko lw’eggwanga Rebecca Alitwala Kadaga mu Gatonnya w’omwaka guno.

[fbcomments data-width="100%"]