kampala-entebbe-express-yandirwa-ennyo

KAMPALA-ENTEBBE EXPRESS YANDIRWA ENNYO

Okumaliriza mwasanjala wa Kampala-Entebbe express Highway kwandirwisibwa abataka mwasanjala ono be bayakosa mu kuzimbibwa abatannaliyirirwa.

Akulira abaakwata kontulakita y’okuluzimba aba Chines Communication Constructions Company Li Jincheng ategeezezza nti baali baakulumaliriza mu Museenene w’omwaka guno wabula batawanyiziddwannyo n’enjakaasi z’enjazi n’okusingira ddala mu bitundu bye Nalumunye.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

 

[fbcomments data-width="100%"]