minister

ENSIMBI EZITAMBUZA EMIRIMU GY’EBIBUGA TEWALI

Gavumenti terina nsimbi kusobola kutambuza bulungi ggombolola zaayo empya,Town Concil ne Munisipaali ezaalambwa gyebuvuddeko.

Kino kikakasiddwa minister omubeezi owa Gov’t ez’ebitundu Jenniffer Namuyangu bwategeezezza ababaka mu lukiiko lw’eggwanga nti beetaaga Obuwumbi 160 okugabira abakozi muzo emirimu n’okusimbula emirimu gyazo.Eggombolola ezoogerwako ziwerera ddala 98,ebibuga ebiri ku mutendera gwa Munisipaali 9 ne Town Council 203.

[fbcomments data-width="100%"]