enkwata-yemmwanyi-yegittira-akatale

ENKWATA Y’EMMWANYI Y’EGITTIRA AKATALE  

Mu kaweefube agendereddwamu okwongera okukuuma n’okusitula omutindo gw’ekirime ky’emmwanyi mu ggwanga wonna,abalimi bakubiriziddwa obutaziterekanga mu bisibo bya bisolo na binyonyi.

Bwayogeddeko n’atusakira ag’eby’obulimi n’obulunzi avunanyizibwa ku makungula mu district ye Luweero Sarah Namubiru ategeezezza nti kyannakunnyo abalimi okukungulanga ekirime ky’emmwanyi nebazaanika bulungi ate bwegutuuka ku kuzitereka olwo nebaanika mu ttaka.

Namubiru agamba nti emmwanyi bwegattikwamu ebisolo omutindo gwayo gufa ng’empeke zino zisika akasu akatali kalungi muzo akazittira n’akatale.

 

[fbcomments data-width="100%"]