coffee

EMMWANYI BWE BUGAGGA E MITYANA,MINISTER

Minister w’eby’obulambuzi era omubaka we Mityana Godfrey Kiwanda Ssuubi akuutidde abalimi e Mityana okwettanira okulima ekirime ky’emmwanyi ekiyinza okusitula omutindo gw’abataka awamu n’okuwaliriza abasigansimbi okwongera ensimbi mu ggwanga.

Ono bino abyogeredde Mityana mu kuggalawo omwoleso gw’eby’emmwanyi ogubadde e Mityana ku kitebe ky’eggombolola ye Ssekanyonyi.

[fbcomments data-width="100%"]