hand-washing

Eby’engalo bituuse mu mbuga z’amateeka

Mu kaweefube agendereddwamu okwongera okwewalira ddala era n’okukendeeza ku mikisa abantu gyebayinza okuba nagyo okuwerebwa nnawookeera w’ekirwadde ky’ekifuluuto n’oluyiro ekya Corona Virus,ebitongole eby’enjawulo n’amatendekero wano mu ggwanga bitaddewo enteekateeka z’okunaaza engalo z’ababiyingiramu.Agatusakira embuga z’amateeka,Sania Babirye atubuulidde bweguli ku kitebe kya kkooti enkulu wano mu Kampala mu kaweefube ono n’atubuulira n’obulagajjavu bwalabyemu mu nteekateeka eno.

[fbcomments data-width="100%"]