Author: Tukundane Yonna
Bio:
Latests Posts By Tukundane Yonna

Posted on: May 15, 2017

Posted on: May 15, 2017
ABALAMAZI BATANDISE OLWA NAMUGONGO
Abalamazi abasookedde ddala okwessa mu ddene okuva mu district ye Bushenyi okulamaga nga badda ku biggwa by’abajulizi e Namugongo okwetaba mu kusaba kw’olunaku lw’abajulizi olwa nga 3rd omwezi ogujja. Ssentebe w’abalamazi...
Posted on: May 15, 2017
OBWENZI BUYINGIRIDDE EKKANISA
Omukyala atasibazikweya amazeeko abakulisitaayo ebyewungula bwakatemye ekkanisa nga Ssaabadinkoni w’Obusaabadinkoni bwe Nyabirerema mu Bulabirizi bw’e Kigezi Venerable Rev.Edward Mwesigwa yamuganza n’amuggyamu n’ekiwanga wabula neyeesulubabba obuvunaanyizibwa bw’okulabirira omusaayigwe. Omukyala ono Winnie...
Posted on: May 15, 2017
EYATEESEZA KU BAKYALA E KISORO AFUDDE
Eyaliko omubaka omukyala owa district ye Kisoro Eudia Kwizera assizza omukka ogw’enkomerero enkya y’olunaku lwa leero wano mu ddwaliro e Nsambya. Ekimbe ekimunnyudde egy’ensi eno tekinnavaayo mu butongole nga wabula...
Posted on: May 15, 2017
ABAZADDE BASABIDDWA OKUTEREKERA ABAANA
Kampuni ya Yinsuwa eya Prudential Assurance Uganda Ltd bawadde bannayuganda omukisa gw’okuteekerateekera eby’ensoma by’abaana baabwe gyebujja nga bayita mu nkola yaabwe etuumiddwa Pru-Dollah. Ssentebe w’olukiiko olufuzi Apollo Makubuya ategeezezza nti...
Posted on: May 15, 2017
BOBI WINE AMALIRIDDE,AYINGIDDE EBY’OBUFUZI
Omuyimbi ow’erinnya Robert Kyagulanyi Sentamu amanyiddwa nga Bobie Wine alaze obumalirivu mu kuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Kyaddondo East era ng’asuubirwa okusunsulwa essaawa yonna ng’enteekateeka z’akakiiko k’eby’okulonda bwezinaaba. Kyagulanyi ategeezezza...
Posted on: May 15, 2017
KAMPALA-ENTEBBE EXPRESS YANDIRWA ENNYO
Okumaliriza mwasanjala wa Kampala-Entebbe express Highway kwandirwisibwa abataka mwasanjala ono be bayakosa mu kuzimbibwa abatannaliyirirwa. Akulira abaakwata kontulakita y’okuluzimba aba Chines Communication Constructions Company Li Jincheng ategeezezza nti baali baakulumaliriza...
Posted on: May 15, 2017
POLIISI EYODDE ABABADDE BABBA MU KAMPALA
Poliisi eriko abatamanyangamba amakumi 50 ababadde bagufudde omugano okusuza bannakampala ku tebuukye beeyodde mu kikwekweto ekituumiddwa Gumisha Usalama Kampala n’emiriraano. Aduumira poliisi mu Kampala n’emiriraano Frank Mwesigwa ategeezeza nti baliko...
Posted on: May 15, 2017
MUKENENYA AZINZEEKO BUGANDA
Ettundutundu ly’Obwakabaka bwa Buganda linokoddwayo ku bitundu by’eggwanga ebisinga okubeeramu abantu abaseega n’ekirwadde kya Kiryatabaala nga district ye Mityana n’endala ate yo ekiri eyo kisa kinegula. Akulira eby’obulamu mu bwakabaka bwa...
Posted on: May 11, 2017