Author: Anne Nyanjura
Bio:
Latests Posts By Anne Nyanjura

Posted on: June 18, 2020

Posted on: June 17, 2020
Agaanye bba okutunda ppoloti asasule bbanja ne yeetuga
Nnamwandu w’omusajja ow’emyaka amakumi 56 eyeetuze olw’ebbanja ery’emitwalo amakumi ataano ategeerekese nga Nyiraguhirwa Ancilla ,awakanyizza ebyogeddwa nti bba yeetuze lwakumulemesa kutunda katundu ku ppolotiye e Kisoro asasule ebbanja erimubadde mu...
Posted on: June 17, 2020
Omukulu w’essomero asobezza ku we 15 akwatiddwa
Poliisi ye Semuto mu Nakaseke ekutte omukulu w’essomero lya Gov’t agambibwa okutuuza kaanakawala akabadde kasoma eky’okutaano ku Ssessiriiza.Ono ategeerekesenga Kayondo Claudio mutuuze ku kyalo Miginje eky’omu Muluka gwe Miginje mu...
Posted on: June 16, 2020
Akalulu ka 2021 kagenze ku mitimbagano, teri kakuyege
Enkungaana za Kakuyege eri baneesimbawo ku bifo eby’enjawulo mu kalulu akalindwa omwaka ogujja 2021 ziggyiddwawo olw’ekirwadde ekyatuzinda.Bwabadde afulumya nnamutayiika w’enteekateeka z’akalulu akabadde katandise okwogeza bannayuganda ebikankana,Ssentebe w’akakiiko k’eby’okulonda Simon Byabakama...
Posted on: June 16, 2020
Ebikajjo bisse babiri
Poliisi ye Lugazi etandikiddewo okunonyereza ku kituufu ekiyinza okuba nga kye kivuddeko akabenje akafiiriddemu abantu babairi mu Mabira ku mwasanjala wa Kampala-Jinja enkya ya leero mmotoka y’ekika kya Harrier bweyingiridde...
Posted on: May 12, 2020
Ssemaka yeetuze lwa nnusu 1000 ez’omunnyo
Abatuuze ku kyalo Nyakabungo ekisangibwa mu Muluka gwe Rwene eky’omu ggombolola ye Buhara mu Kabale bazikubyemu makiikakiika mutuuze munnaabwe bweyeeyimbyemu omuguwa ne yetta bwalemereddwa okufuna shilling 1000 agulire ab’omu makaage...
Posted on: May 12, 2020
Minister Tumwine ajjukidde ab’amawulire
Bannamawulire mu ggwanga ddaaki bajjukiddwa minister avunanyizibwa ku butebenkevu mu ggwanga Gen Elly Tumwine bwakutte mu ka Waliggo n’aggyamu ejjamba lye yeeyambisizza okubagulira Masks ezibikkwa ku mimwa n’ennyindo. Ono asinzidde...
Posted on: May 12, 2020
Abagoba ba taxi ne bodaboda bagumiziddwa ku kya ppaaka enkadde
Eyagira ng’atuuziddwa mu ntebe ya Ssenkulu w’ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala Yinginiya Andrew Kitaka asabye abagoba ba Taxi n’aba Boda Boda obutawuliriza bibungeesebwa ba mimwa mpewere ku nteekateeka z’okuddaabiriza ppaaka ya...
Posted on: May 11, 2020
Omuwendo gw’abafiridde mu kalinaabiri gweyongedde bali 11
Omuntu omulala omu nga mulamu aggyiddwa mu bitoffaali by’ekizimbe ki Kalinaabiri eky’emyaliiro ena ekyabumbulukuse ne kigwiira abazimbi mu ggandaalo lyetwakamalako wano e Kansanga mu Zone emanyiddwa nga Kiwempe. Omu ku...
Posted on: May 11, 2020