arrested

ASIBIDDWA LWA KUYAMBA BAYIZI KUZIKIRIZA MULIRO

Omuntu omu atemeza mabega wa mitayimbwa ku bigambibwa nti yaaliba yabadde mabega wa kyokerezi ekyakoleddwa ku kisulo ky’abaana ab’obulenzi mu ssomero lya Naalya Sec Sch Namugongo.

Akulira essomero lino Angella Kasobya agamba nti omusajja ono atannategeerwa nnyo bimukwatako yasangiddwa mu ngeri etaategereekese ng’ayambako abayizi okuzikiza omuliro guno ogwakutte ekisulo kino akawungeezi akayise.

[fbcomments data-width="100%"]