Afande Muhammad Kirumuli

AFANDE MUHAMAD KIRUMIRA AGAMBYE OLUTUKA MUKAMPALA NGENDA KWAZA NJU KUNJU.

Afande Muhammad Kirumuli kati nga yakulira Old Kampala police agambye olutuka ekampala kyagenda okusokera ko kwekwaza nju kunju abantu bakole accountability yebintu byebayina munyumba.

Kirumira agambye nti singa akusanga nga oyina ebintu bya beyi nene munyumba yo kyoka nga omulimu gwokola tegulabika kukuwa sente nying oyina okumubulira ebintu bino wabijawa.

Agambye kano kekamu kubukodyo obunji bwazze nabwo mukampala okukwata agaabbi.

Bwabadde ku pulogram ya sisimuka ku Beat fm ewerezebwa Katongole Omutongole, Kasada Byakika ne Amooti Omubalanguzi, kirumira alagidde bona ababadde mukampala nga batundiramu enjaga namayirungi nti babitunde mangu bigwewo kubanga singa anabasanga nabyo abatwala mukomera buterevu.

 

[fbcomments data-width="100%"]