OLYMPUS DIGITAL CAMERA

ABATAAFUNYE BUTIMBA MINISTRY EBAZZEEMU

Ministry y’eby’obulamu esambazze ebibadde byogerwa abataka mu district z’ettundutundu lya Karamoja ne Teso nti abamu ku batuuze baabwe abeewandiisa okufuna obutimba bw’ensiri tebaabufunye mu ggandaalo eriwedde ng’enteekateeka ya ministry bweyali.

Ssekamwa wa ministry eno Vivian Nakaliika ategeezezza nti abatuuze bonna abeewandiisa baafunye obutimba bwabwe ng’abagamba nti tebaafunye kyamazima tebeewandiisa.Kino kiddiridde abamu ku bataka mu district ya Pader okuvaayo nebavumirira ministry eno obutabategeerezaawo mu budde ku nnaku zebanaaweerwamu obutimba.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

Photo: NRS International

[fbcomments data-width="100%"]