hang

ABAFUMBO BATTINGANYE E KABALE

Poliisi e Kabale etandise okunonyereza kunfa y’abafumbo ababiri omusajja abadde atemera mu gy’obukulu amakumi 26 ne mukyalawe abadde atemera mu myaka amakumi 23 ababadde babeera ku kyalo ekimanyiddwanga Mujju ekisangibwa mu muluka gwe Nyakabungo mu district ye Kabale.

Ssekamwa wa poliisi mu ttundutundu lya Kigezi Elly Mate ategeezezza nti omukyala Evelyne Tukamuhebwa attiddwabba Atanansio Kuketa n’oluvannyuma naye neyeeyimbamu ogwa Kabugu era yasangiddwa alengejja nga nnabe yavudde ku mukyala kukwata kunsimbi zebaggya mu makungula gaabwe naaweererzaako abewaabwe ng’omwami tategedde.

Matte ategeezezza nti katabani kabano ababiri kasajjakattu akatemera mu gy’obukulu omukaaga gwokka ke kategeezezza poliisi okufa kwa bakadde baako wakati muntiisa ey’ekitalo gyekajjiddemu ku poliisi nga baabuwe n’amaziga gakayitamu.Mate ategeezezza nti emirambo gyombi giggyiddwayo negitwalibwa mu ddwaliro lye Kabale ng’okunonyereza bwekugenda mu maaso.

 

[fbcomments data-width="100%"]