Kampuni ya Yinsuwa eya Prudential Assurance Uganda Ltd bawadde bannayuganda omukisa gw’okuteekerateekera eby’ensoma by’abaana baabwe gyebujja nga bayita mu nkola yaabwe etuumiddwa Pru-Dollah.
Ssentebe w’olukiiko olufuzi Apollo Makubuya ategeezezza nti abazadde kiba kibeetaagisa okuterekangayo dollah nga ziizo buli mwezi okumala emyaka 8-15.
Kivvuunuddwa Charles Kizindo