rugunda

RUGUNDA AWAGIDDE OKUWANDIISA ABALIMI

Ssaabaminister wa kuno Dr Ruhakana Rugunda akubirizza abalimi okujjumbira enkola y’okwewandiisa etuumiddwa E-Voucher registration basobole okuyingizibwa mu bitabo bya Gov’t olwo bayambibwenga n’okuwanirwa.

Rugunda ategeezezza nti eggwanga Uganda likyesigamannyo ku bulimi nga kale Gov’t kigikakatako okugenda mu maaso n’okutegekanga abakunsammimbi bano kiyambeko okwongera obungi bw’ebitundwa ebunaayira n’okuwa abantu emirimu.

 

[fbcomments data-width="100%"]