sengo

OWA GGOMBA AGENDA KUSIBA BAZADDE LWA MMERE

Omubaka wa Ggomba mu lukiiko lw’eggwanga olukulu Kalule Ssengo abazadde abalemereddwa okusasulira abaana baabwe ssente z’eky’emisana ku masomero amaliridde kubavunana.

Ono ategeezezza nti akwataganye ne poliisi awamu n’abakulira amasomero bawenje abazadde bonna abaagala okulemesa ensoma y’abaana baabwe.John Bemba atangaazizza.

[fbcomments data-width="100%"]