nssf

NSSF EGABUDDE

Ekittavvu ky’abakozi mu ggwanga ekya NSSF kirangiridde amagoba ga bitundu 15% eri abakozi abateresi mukyo okuva n’olwa leero.Kino kirangiriddwa Minister Omubeezi ow’eby’ensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Gabriel Ajedra mu lukungaana olw’enjawulo olutuuziddwa wano mu Kampala nga wetwogerera n’obubaka obukakasa abateresi ensimbi ze balinayo empya oluvannyuma lw’okukubisibwamu amagoba agalangiriddwa bwatandisedda okubatuukako nga buyita ku masimu ag’omu ngalo.

[fbcomments data-width="100%"]