Kamalabyonna wa Buganda Oweekitiibwa Charles Peter Mayiga akubirizza Abalyannaka mu Ssaza lya Beene e Bulemeezi okwettanira ennima ey’omulembe egendereddwamu okulwanyisanga enjala gyebuvuddeko ekaabizza bannayuganda okwo ng’ogasseeko n’obwavu.
Ono yakedde luuyi eno kutongoza bulimi bwa Mmwanyi gyagabidde endokwa zaazo eziweredde ddala emitwalo amakumi abiri mu etaano,Ssemwanga Lutaaya atusakira ag’eruuyi eno abadde Kikamulo ne Kamalabyonna gyalambulidde abalimi abawerako mu Kikamulo ne Kiwoko.
Kivvuunuddwa Charles Kizindo
Photo Credit: UGO Uganda