Cropped shot of an attractive female architect working at a drawing board

GAVUMENTI ESSE EKITIIBWA MU BUTONDE BW’ENSI

Omukago ogutaba abakuba ppulaani z’ebizimbe gusabye Gov’t eramula kuno esoosowaze nnyo okukuuma obutonde bw’ensi okusinga okugenda ng’ezimba ebibangirizi by’amakolero byonna nga temulekeddwamu myaganya gya buttonde n’okusingira ddala mu ntobazi z’eggwanga n’ebibira.

Akulira ba Buzimeeni bano Patricia Ritiba ategeezezza nti weewaawo ng’enkulaakulana yeetaagibwa esaanidde etobekwemu ekirungo ky’obutonde.

Ono bino abyogeredde mu Kampala mu kwogera ku musomo gwebateekateeka ogukwata ku kuzimba ebibuga ebyetobeseemu kiragala w’emiti n’omuddo,okuzimba ebizimbe ebirirela abaana n’abazzukulu n’ensonga endala.

[fbcomments data-width="100%"]