lord-mayor-has-threatened-to-mobilize-the-residents-in-protest

MAYOR AKAAYE KU LWA WOOFIISIYE

Lord Mayor wa Kampala Ssaalongo Erias Lukwago atiisizzatiisizza okukunga bannakampala beekalakaase mu kuwakanya ebbago ly’ennongoosereza mu tteeka ly’ekibuga Kampala eziteekebwateekebwa lyagambye nti ligendereddemu kuggya buyinza ku bannakampala awamu n’okuggyirawo ddala woofiisiye.

Ono ategeezezza nti baakweyambisa ennaku amakumi 45 ezaaweereddwa olukiiko lwa ba minister bakungiremu bannakampala.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

 

[fbcomments data-width="100%"]