ensomesa-yoku-mutimbagano-ekira-zonna

ENSOMESA Y’OKU MUTIMBAGANO EKIRA ZONNA

Ssettendekero ez’enjawulo okwetooloola eggwanga zikubiriziddwa okujjumbira ensomesa ya tekinologiya nga bayita ku mikutu emiyungabantu.

Amyuka akulira Ssettendekero wa Uganda Christian University ku nsonga z’ebweru wa Ssettendekero David Mugawe ategeezezza nti enkola eno yaakwanguyizannyo abayizi n’abasomesa mu kuyiga ebintu eby’enjawulo kubanga amagezi muliro bweguzikira ogujja ewa munno.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

Photo Credit: UNICAF

[fbcomments data-width="100%"]