obwenzi-buyingiridde-ekkanisa

OBWENZI BUYINGIRIDDE EKKANISA  

Omukyala atasibazikweya amazeeko abakulisitaayo ebyewungula bwakatemye ekkanisa nga Ssaabadinkoni w’Obusaabadinkoni bwe Nyabirerema mu Bulabirizi bw’e Kigezi Venerable Rev.Edward Mwesigwa yamuganza n’amuggyamu n’ekiwanga wabula neyeesulubabba obuvunaanyizibwa bw’okulabirira omusaayigwe.

Omukyala ono Winnie Atusasire ow’emyaka amakumi 35 mutuuze we Murandano mu ggombolola ye Butanda e Kabale ng’ekiseera omukwano wegwabasaliza mu Kabu ye yali akulira abavubuka mu Busumba bwe Rubaya Ssaabadinkoni ono bweyali atwala ebiseera ebyo.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

Photo Credit: sthughofcluny.org

[fbcomments data-width="100%"]