reick

DR MACHAR SSI BAMATIVU KU NZIKIRIZIGANYA ZE KAMPALA

Oluuyi oluvvunkanira obukulembeze mu ggwanga lya South Sudan oluli emabega w’eyaliko omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga eryo lunyomodde entegeeragana eyatuukiddwako ne Gov’t ya wano ku kussa wansi eby’okulwanyisa n’okusitulanga endooliito mu ggwanga eryo ezitaggwa.

Amyuka Ssekamwa w’oluuyi oluwabula Gov’t eyo Col Lam Paul ategeezezza nti ebyo byabadde byoya byanswa.

[fbcomments data-width="100%"]