cholera

CHORELA ASSE BABIRI E MBALE

Abantu babiri bafudde ekirwadde kya Chorela ne bannaabwe amakumi 39 nebaweebwa ebitanda mu ddwaliro lye Namatala ery’eddaala ery’okuna mu Mbale.

Amyuka akulira eby’okwambalira ebirwadde ebibaluawo e Mbale Patrick Madaya ategeezezza abafudde ekirwadde kino kuliko omwana ow’obulenzi abadde omw’emyaka 12 okuva mu Muluka gwe Namakwekwe n’omukadde abadde ow’enkaaga mu ggombolola Bukiende

[fbcomments data-width="100%"]