abaana-e-busoga-balemala-lwa-butagesebwa

ABAANA E BUSOGA BALEMALA LWA BUTAGESEBWA

Abaana abazaalibwa mu ttundutundu lya Busoga ebitundu 65% be batawaanyizibwa ebirwadde ebyandyetangiddwa mu kugemesebwa.

Bwayogeddeko naffe,Ssekamwa waministry y’eby’obulamu Vivian Nakaliika ategeezezza nti nnabe aviira ddala ku bazadde abatajjumbira kutwala baana kugemesebbwa nnawookeera wa ndwadde zino bangi nebawunzika nga balemadde n’abandi okugongobala olw’obutagemesebwa Polio kagongobaza.

Obubaka buno bujjidde mu kiseera ng’eggwanga lyegasse ku mawanga amalala okujjukira kaweefube w’okulwanyisa ebirwadde ebigemesebwa okwetooloola enkulungo y’ensi.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

Photo Credit: Weather-Forecast.com

[fbcomments data-width="100%"]