arrest

BAKWATIDDWA LWAKUBBA AIRTEL

Poliisi e Wandegeya eriko abantu mukaaga beetadde emabega w’emitayimbwa lwabigambibwa nti be bamu kubeenyigira mu bunyazi obwafiiriza Kampuni y’eby’empuliziganya eya Airtel obulundo n’obulindo bw’ensimbi.

Ow’eby’amateeka mu kitongole kya UCC Abdul Salaam Waiswa ategeezezza nti bano bakwatiddwa oluvannyuma lw’okutemezebwako nti waliwo abakuluppya abaabayingiridde nebakyusanga amasimu agafuluma n’agayingira eggwanga ekyabafiirizza ensimbi.Ono ategeezezza nti bano baakuggulwako emisango gy’okunyaga nga beeyambisa amagezi ag’ekikugu.

[fbcomments data-width="100%"]