Author: Anne Nyanjura

Bio:

Latests Posts By Anne Nyanjura

besigye

BESIGYE AVUDDEYO KU BABAKA BAKUBE

Eyaliko Ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Ret Col Dr Kiiza Besigye asizidde ku kitebe kyabwe ab’oluuyi oluwabula Gov’t ku luguudo lwa Katonga wano mu Kampala n’ategeeza nti aliko naye ekibinja kya...
gulu

BABIRI KU BABAKA ABAKWATE BALI BUBI

Omubaka wa Kyaddondo East mu lukiiko lw’eggwanga Robert Kyagulanyi Bobi Wine ne munne owa Mityana Francis Zaake embeera yaabwe tewoomya Nnakabululu oluvannyuma lw’okukubwa nebalekwa ne mu kkubiro.Mubaka munnaabwe era omu...
teacher

OMUSOMESA LY’EDDAGALA LY’ABATULUGUNYIZIBWA EKA

Abasomesa basabiddwa obutalekereranga baana batawanyizibwa mu maka naabo abatulugunyizibwa nga tebabayambyeko kugonjoola bibalemesa kuyiga. Juliet Sseggujja omusomesa akola ku nsonga z’abaana mu limu ku matabi ga Kids Club Kampala ekimu...
bryan

BRYAN WHITE ATUUYANA BWE ZIKALA

Brian Kirumira amanyiddwa nga Brian White omu ku bannaKampala abalazi b’ensimbi aweerezeddwa ekibaluuwa ki Bakuyit’embuga yeewozeeko ku bulyazamanyi bw’Obukadde bwa Ssente za wano ebikumi ebitaano bwagambibwa obutasasula ku mmotoka ya...
elections

ABALONZI TEBAJJUMBIDDE KULONDA MU ARUA

Omuwendo gw’abalonzi mu kalulu k’okujjuza ekifo ky’omubaka wa Munisipaali ya Arua gwevedde negutaba nga bwegwasuubiddwa ssonga n’okulonda kwennyini mu bifo ebisinga ekutandise mu budde.Tutegeezeddwa nti weziweredde zino ez’amalya g’eby’emisana ng’abamu...
ambulance

AMBULENCE ESSE OMWANA ELUWEERO

Omwana ow’obuwala ow’emyaka 11 afiiriddewo mbulaga bwatomeddwa mmotoka y’ekika ky’Agafeemulago mu bitundu bye Luweero. Kitegeezeddwa nti mmotoka Number UAB 024Y yeetomedde omwana Nabbumba Flavia ku luguudo lwa Gayaza-Ziroobwe ng’abadde mwana...
caning

ABASOMESA BAWABUDDWA KU BAANA ABATULUGUNYIZIBWA

Abasomesa basabiddwa okwetegerezanga abaana be basomesa basobole okulaba abatulugunyizibwa mu maka gye babeera n’abalabika okuba nga bayita mu bulamu obw’okugezebwa ebiyinza okubalemesa okuyiga obulungi. Juliet Sseggujja omusomesa akola ku nsonga...
meds

BUNYANGABU ETAWAANA NA BBULA LYA DDAGALA

Abasawo mu ddwaliro lya Gavumenti erye Kisomoro ekisangibwa mu ggombolola ye Kisomoro mu district ye Bunyangabu banaatera kunoga Mululuuza,Bigagi,Ssere na Sseziwundu bayengere abalwadde oluvannyuma lw’okuggweebwako eddagala erisinga okwetaagibwa abalwadde.Atwala eddwaliro...
jonathan

POLIISI EKKIRIZZA OKUKWATA ABABAKA MU ARUA

Poliisi mu Arua ekakasizza okukwatibwa kw’ababaka abawerako ku luuyi oluwabula Gavumenti mu lukiiko lw’eggwanga olukulu embeera bweyayonoonese akawungeezi akayise Kabwejungira Museveni bweyagwisanyizza obwenyi n’abali ku luuyi olwo abawagira Kassiano Wadri...
mabirizi

MABIRIIZI AJULIDDE KU BYA TOGIKWATAKO

Munnamateeka Male Mabiriizi asibidde mu kkooti ejulirwamu ng’awakanya ebyasalibwawo kkooti ya Ssemateeka eyatuula e Mbale ku misango egyagiwawaabirwamu ku kuggya ekkomo ku myaka gy’abeegwanyiza entebe y’obukulembeze bw’eggwanga n’okukyusa obuwanvu bw’ekisanja...