okuwandiisa-amasimu-gwongezeddwayo

OKUWANDIISA AMASIMU GWONGEZEDDWAYO

Gov’t eramula kuno eyongezzaayo nsaleesale w’okuwandiisa amasimu okutuusa ng’ennaku z’omwezi 19th omwezi ogujja ogw’okutaano.

Ssaabaminister Dr Ruhakana Rugunda waaviiriddeyo okuyisa ekirangiriro kino ng’ebula lumu lwokka nsaleesale aggweeko.

Kinajjukirwa nti essabbiiti ewedde ekitongole ekivunanyizibwa ku biweerezebwa ku mpewo n’emikutu gy’amasimu kyawa bannayuganda ennaku musanvu zokka okuddizaamu obuggya obuwandiike bw’amasimu gaabwe.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

Photo Credit: Dignited

[fbcomments data-width="100%"]