abalamazi-batandise-olwa-namugongo

ABALAMAZI BATANDISE OLWA NAMUGONGO

Abalamazi abasookedde ddala okwessa mu ddene okuva mu district ye Bushenyi okulamaga nga badda ku biggwa by’abajulizi e Namugongo okwetaba mu kusaba kw’olunaku lw’abajulizi olwa nga 3rd omwezi ogujja.

Ssentebe w’abalamazi mu kigo kya St Kaggwa Bushenyi Bangirana Richard atutegeezezza nti bano bali abakyala 9 n’omwami omu nnamukadde eyasinga obukadde ku baalamaga omwaka oguwedde gwetuzze tutambula naye emyaka kati ena Benardo Tibyange ow’emyaka 95.Bano baasimbudde ku Ekerezia yaabwe nga 10th omwezi guno.

Kivvuunuddwa Charles Kizindo

 

[fbcomments data-width="100%"]